Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 369 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi eyodde abakyala abakedde okwekalakaasa ku Kalerwe

Abakyala bakedde kwekalakaasa nga bagamba olunaku lw’Abakyala terukyalina makulu olw’eddembe ly’Abakyala eryongedde okutyoboolwa Gavumenti mu ngeri ezitali zimu…

Ekintu ekiteeberezebwa okubeera bbomu kigiddwa ku Entebe Express way

Uganda Police Force evuddeyo netendereza ekitongole kyayo ekitegulula bbomu oluvannyuma lwokukola obutaweera nebanukula okutya okubaddewo enkya yaleero ku…

Balwanidde Pilaawo e Jinja nebatemako munaabwe omukono

Waliwo abalwanidde pilaawo nebatuuka nokutemako munaabwe omukono bakwatiddwa Poliisi e Jinja. bano bavubuka 3 okuli; Yasin Eguma, Ziyadi…

Ababaka Ssewanyana ne Ssegiriinya balabiseeko mu Kkooti

Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Allan Ssewanyana ne Hon. Ssegiriinya Muhammad abayimbulwa ku kakalu…

Kitalo! Omulamuzi Kakuru afudde.

Kitalo! Omulamuzi wa Kkooti Ejjulirwamu Kenneth Kakuru afiiridde mu Ddwaliro lya Aga Khan Hospital, Nairobi Kenya. Ono afiiridde…

Ebyapa ebisoba mu 4000 biweereddwa abatuuze e Bunyangabu

Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avuddeyo nasomesa abatuuze mu Disitulikiti y’e Bunyangabu obulungi bw’ettaka nti yentandikwa…

Kitalo! John Nagenda afudde

Kitalo! Munnamawulire eyawummula era omuwabuzi wa Pulezidenti ku by’Amawulire, Mzee John Nagenda 84, afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro…

Pulezidenti wa Togo mutaka mu Ggwanga

Pulezidenti wa Togo, H.E. Faure Essozimna Gnassingbé Eyadéma atuuse mu Yuganda ku bugenyi obutongole. Ono ayaniriziddwa Minisita Gen…

Omubiri gwa Munnamateeka Wameli gukomezeddwawo

Omubiri gw’abadde Munnamateeka wa National Unity Platform Anthony Wameli gutuusiddwa ku kisaawe e Ntebe. Ono yafiira mu Ggwanga…