Breaking
News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 291 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ekintu ekiteeberezebwa okubeera bbomu kigiddwa ku Entebe Express way

March 8, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force evuddeyo netendereza ekitongole kyayo ekitegulula bbomu oluvannyuma lwokukola obutaweera nebanukula okutya okubaddewo enkya yaleero ku luguudo lwa Entebe Express oluvannyuma lw’ekintu ekyefanaanyirizaako bbomu okulabibwako.
Ekintu kino kigiddwawo era n’oluguudo neruddamu neruggulwa abantu okulukozesa. Poliisi era yebazizza nnyo abantu abakolaganyi nayo mu kaseera kano.