Breaking
News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 294 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Poliisi eyodde abakyala abakedde okwekalakaasa ku Kalerwe

March 8, 2023 · Mubiru Ali
Abakyala bakedde kwekalakaasa nga bagamba olunaku lw’Abakyala terukyalina makulu olw’eddembe ly’Abakyala eryongedde okutyoboolwa Gavumenti mu ngeri ezitali zimu omuli n’okubawambira abaami baabwe nebabalekera obuvunaanyizibwa bwebatasobola kutuukiriza nga n’omukwano tebagufuna.
Bano babadde ku luguudo lwa Kampala – Gayaaza ku Kalerwe era okukakana nga Uganda Police Force ebayodde.