Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 375 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Balwanidde Pilaawo e Jinja nebatemako munaabwe omukono

March 7, 2023 · Mubiru Ali

Waliwo abalwanidde pilaawo nebatuuka nokutemako munaabwe omukono bakwatiddwa Poliisi e Jinja. bano bavubuka 3 okuli; Yasin Eguma, Ziyadi Akidi ne Norman Kabale bebagambibwa okutemako, Shafic Shizomu omukono bwebabadde bwalanira omuceere ku kabaga k’amatikkira. Omwogezi wa Poliisi owettunduttundu ly’e Kiira, James Mubi agamba eyabadde omutwe omukulu mu musango guno ategeerekeseeko elya Majid akyaliira ku nsiko bbo banne baguddwako gwa kugezaako kutta muntu.