Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
Pulezidenti wa Togo mutaka mu Ggwanga
March 3, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa Togo, H.E. Faure Essozimna Gnassingbé Eyadéma atuuse mu Yuganda ku bugenyi obutongole. Ono ayaniriziddwa Minisita Gen Jim Katugugu Muhwezi oluvannyuma nayanirizibwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu State House.