Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 371 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ababaka Ssewanyana ne Ssegiriinya balabiseeko mu Kkooti

March 7, 2023 · Mubiru Ali

Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Allan Ssewanyana ne Hon. Ssegiriinya Muhammad abayimbulwa ku kakalu ka Kkooti gyebuvuddeko olunaku olwaleero balabiseeko ku Kkooti ewozesa Bakkalintalo mu Kampala. Ssewanyana aleeteddwa ngatasobola nakutuula ate ye Ssegiriinya abadde akwatiriddwa ekiwalirizza Omulamuzi okwongerayo okuwulira omusango okutuusa nga 27-March-2023.