Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 375 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Kitalo! Omulamuzi Kakuru afudde.

March 7, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omulamuzi wa Kkooti Ejjulirwamu Kenneth Kakuru afiiridde mu Ddwaliro lya Aga Khan Hospital, Nairobi Kenya. Ono afiiridde ku myaka 65.
Ono ajjukirwa nnyo mu mwaka gwa 2018 bweyavaayo naawa ensala ye nti ebyo byonna ebyali bikoleddwa mu kukola ennongosereza mu kawayiro 1 byali bimenya Ssemateeka nti era enongosereza zonna ezaali zikoleddwa zaali zirina okuggibwa mu Ssemateeka.