Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 404 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Eyamize eddagala lyamaanyi gekisajja limusse

Kitalo! Omwogezi wa Uganda Police Force SCP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo omusajja ow’emyaka 30 ategeerekese nti…

Yekumyeeko omuliro bwazudde nti muganzi we mukyala mufumbo

Faizal Kasirye omutuuze mu zooni ya Nsumbi mu Nansana Munisipalite yeekumyeko omuliro oluvannyuma lwa gw’abadde ayita muganzi we…

Basobezza ku w’emyaka 9 nebamutta

Uganda Police Force e Nabweru mu Nansana Municipality etandise okunoonyereza ku ttemu eryakoleddwa ku mwana ow’emyaka 9 nga…

Poliisi esse omutuuze e Nakabugo mu Nansana

Abatuuze ku kyalo Nakabugo mu Disitulikiti y’e Wakiso, bakeeredde mu ntiisa abaserikale ba Uganda Police Force nga bano…

Omubaka Ssegiriinya embeera ye yeyongedde okubeera embi

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates obulwadde bunyinyitidde nga…

Minisita Kitutu ne banne 2 begaanye emisango gyokubulankanya amabaati

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja, Dr. Mary Gorret Kitutu, mwannyina Michael Naboya asaako omuyambi we, Joshua Abaho…

Omukungu wa UNBS azirikidde mu Kakiiko ka COSASE

John Kiwanuka, nga ye Principal Meteorologist ku Uganda National Bureau of Standards – UNBS addusiddwa mu Clinic ya…

Poliisi eweze abakwata booda booda nga tebali mu Yunifoomu

Omuduumizi wa Poliisi ya Kampala Metropolitan Police, SCP Stephen Tanui, avuddeyo nategeeza nga bwafunye okwemulugunya okuva mu bantu…

Byenayogera nabyogeza busungu – UNBS ED

David Ebiru, Executive Director wa Uganda National Bureau of Standards – UNBS yekyuusizza namenyawo byeyayogera mu Kakiiko ka…