Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 115 listening Simba FM Live
News

Omubaka Ssegiriinya embeera ye yeyongedde okubeera embi

July 25, 2023 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates obulwadde bunyinyitidde nga kati ajulidde kutwalibwa Germany wiiki ejja okwongera okufuna obujanjabi. Ono okuva lweyayimbulwa okuva mu Kkomera embeera ye yeyongera kubeera mbi buli lukya.