Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 273 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Basobezza ku w’emyaka 9 nebamutta

July 25, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force e Nabweru mu Nansana Municipality etandise okunoonyereza ku ttemu eryakoleddwa ku mwana ow’emyaka 9 nga kigambibwa nti abamusse basoose kumusobyako n’oluvannyuma nebamutta omulambo gwe nebagusuula mu mwala okuliraana.
Poliisi egamba nti eyatiddwa ye Angel Nangonzi eyabbiddwa mu maka ga bakadde be olunaku lw’eggulo nga 23-July.