Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 115 listening Simba FM Live

Minisita Kitutu ne banne 2 begaanye emisango gyokubulankanya amabaati

July 25, 2023 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja, Dr. Mary Gorret Kitutu, mwannyina Michael Naboya asaako omuyambi we, Joshua Abaho begaanye omusango gw’okubulankanya amabaati agaali ag’abantu abayinike ab’e Karamoja.
Emisango gino gibasomeddwa omulamuzi wa Kkooti Enkulu ewozesa abalyake n’abakenuzi, Jane Kajuga Okuo naye gyonna nebagyegaana.