Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 273 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Nandala ne Amuriat be bakulembeze ba FDC balina obuyinza okukola kyebaagala – Kikonyogo

Omumyuka w’omwogezi wa Forum for Democratic Change – FDC, John Kikonyogo agamba nti bo baatandika ekibiina nga bakyagala…

World Bank eyimirizza okuwola Uganda ssente

Bbanka y’Ensi yonna World Bank eyimirizza okuwola Uganda ensimbi oluvannyuma lw’okuyisa etteeka eriwera omukwano ogwokuvuga empanka. Bino webigidde…

Kkooti yamaggye egaanye aba NUP okuyingira

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga Kkooti y’amaggye bweyefuulidde mu kiti ng’embazzi nebagaana…

Ssemujju asekeredde Nandala ne Amuriat

Omubaka wa Kira Municipality, Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda asekeredde Pulezidenti wa FDC,…

Ssemujju agobeddwa ku bwa Nampala bw’ababaka ba FDC

Ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC kivuddeyo nekitegeeza nga bwekigobye Omubaka wa Kira Municipality, Ibrahim Ssemujju…

Aba China 8 bakwatiddwa e Kyampisi

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bantu abayingira mu Ggwanga kivuddeyo nekitegeeza nga bwekyakutte Bannansi ba China 8 bano nga basangiddwa…

Poliisi ekutte 9 lwabutambala life jackets

Uganda Police Force ey’okumazzi ekutte abantu 9 ababadde basaabalira ku nnyanja Nalubaale wabula nga bano babadde tebambadde bukooti…

Abakulembeze b’Amawanga ga Afirika batuuse mu Uganda

Abakulembeze b’Amawanga ga Afirika ab’enjawulo okuli Pulezidenti wa Ethiopia, Sahle-Work Zewde, Omumyuuka wa Pulezidenti wa Tanzania, Philip Isdor…

Ababaka bawakanyizza ekya Gavumenti okugaana amaato okutambula ekiro

Ababaka abakiikirira ebitundu ebirina ebizinga bavuddeyo nebawakanya ekiteeso kya Gavumenti okuwera eky’abantu okusaabalira ku nnyanja ekiro. Gavumenti egamba…