Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 146 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ababaka bawakanyizza ekya Gavumenti okugaana amaato okutambula ekiro

August 8, 2023 · Mubiru Ali
Ababaka abakiikirira ebitundu ebirina ebizinga bavuddeyo nebawakanya ekiteeso kya Gavumenti okuwera eky’abantu okusaabalira ku nnyanja ekiro.
Gavumenti egamba nti abantu abakozesa ennyanja balina kugisaabalirako wakati w’essaawa kumi na bbiri ezookumakya ne kumi n’ebbiri ezoolweggulo ngekigendererwa mu kyokukendeeza ku obubenje bwokumazzi.
Ababaka bagamba nti kuno kuba kusosola kuba neggaali yomukka, emotoka n’ennyonyi zisaabala ekiro era ziggwa ku bubenje.