Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 151 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ssemujju asekeredde Nandala ne Amuriat

August 8, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kira Municipality, Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda asekeredde Pulezidenti wa FDC, Patrick Oboi Amuriat ne Ssaabawandiisi Nathan Nandala – Mafabi ku ky’okumugoba kubwa Nampala bwa Ababaka ba FDC mu Palamenti.
Ono ategeezezza nti bano tebalina buyinza kumugoba kuba si bebamulonda. Ono agamba kino abadde akisuubira nga tewali nakyamaanyi nnyo kiri mu kubeera Nampala.