Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 149 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Abakulembeze b’Amawanga ga Afirika batuuse mu Uganda

August 8, 2023 · Mubiru Ali
Abakulembeze b’Amawanga ga Afirika ab’enjawulo okuli Pulezidenti wa Ethiopia, Sahle-Work Zewde, Omumyuuka wa Pulezidenti wa Tanzania, Philip Isdor ne Minisita wa kabineeti owa Gavumenti ya Kenya, Musalia Mudavadi beebamu ku bamaze okutuuka mu Ggwanga okwetaba mu lukuŋŋaana lwa G-25 African Coffee Summit olugenda okuyindira ku Speke Resort Hotel e Munyonyo.
Olukuŋŋaana luno lugendereddwamu okutumbula ekirime ky’emmwanyi ku Ssemazinga wa Afirika n’okuggumiza enkolagana mu Mawanga gano.