Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 149 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Poliisi ekutte 9 lwabutambala life jackets

August 8, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ey’okumazzi ekutte abantu 9 ababadde basaabalira ku nnyanja Nalubaale wabula nga bano babadde tebambadde bukooti bukuuma bulamu (Life Jacket) ku mwalo e Kasenyi.
Okusinziira ku mudduumizi wa Poliisi eno e Mukono ne Kampala, Lt. Julius Byamukama agamba nti bano balemereddwa okuyigira ku kabenje akaagudde ku nnyanja eno omwafiiride abantu abasoba mu 20 nga n’essaawa eno emirambo gy’abamu teginalabika.