Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 98 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Kituufu omubaka Ssegiriinya teyagoberera mitendera – Hon. Mpuuga

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nategeeza Palamenti nti Kkampuni za yinsuwa ezimu ezafunibwa Palamenti…

Kkooti eyongezzaayo okuwulira emisango egivunaanibwa Minisita Lugoloobi

Kkooti ewozesa abalyake n’abakenuzi mu Kampala eyongezzaayo okuwulira omusango oguvunaanibwa Minisita Amos Lugoloobi olw’Omulamuzi aguli mu mitambo, Margret…

Kkampuni za yinsuwa Ababaka zibawa panadol – LOP Mathias Mpuuga

Akulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga avuddeyo nategeeza Palamenti  nti Kkampuni za yinsuwa ezimu ezafunibwa Palamenti okubawa…

Kkampuni ya Russia tetugiwanga ku lukusa kukozesa kkamera za Poliisi – Minisita Otafiire

Minisita Kahinda Otafiire avuddeyo neyegaana ebigambibwa nti yakiriza kkampuniy ya Russia Joint Stock Company Global Security eyaweebwa eddimu…

Ebbaluwa gyenawandiikira Pulezidenti bagikweka – Maj. Gen. Otafiire

Minisita avunaanyizibwa ku Nsonga z’omunda mu Ggwanga Maj. Gen. Kahinda Otafiire nategeeza Palamenti nti ebbaluwa gyewandiikira Pulezidenti Yoweri…

Gavumenti eyisizza etteeka okusolooza omusolo ku social media

Mu bbago lya Income Tax (Amendment) Act 2023, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni lyeyataddeko omukono ligamba nti Kkampuni z’emikutu…

Pulezidenti Museveni atadde omukono ku mabago 9

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yatadde omukono ku mabago g’amateeka 9 okuli okugafuula amateeka nga kuliko nerya Islamic Banking…

Abavubuka ba NUP basiimye Bobi Wine

Abavubuka Bannakibiina kya NUP okuva mu NUP/ People Power Youth Wing Buganda Region olunaku lw’eggulo bakyaddeko mu maka…

Greenwood agenda kwabulira Manchester United

Kkiraabu ya Manchester United evuddeyo netegeeza nga omusambi Mason Greenwood bwagenda okwabulira kkiraabu eno oluvannyuma kwokutuuka kunzikiriziganya. Man…