Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,113 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Gavumenti eyisizza etteeka okusolooza omusolo ku social media

August 22, 2023 · Mubiru Ali
Mu bbago lya Income Tax (Amendment) Act 2023, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni lyeyataddeko omukono ligamba nti Kkampuni z’emikutu emigattabantu egya Social media n’emitimbagano emirala egyenyigira mu byobusuubuzi nga; X eyali Twitter, Facebook, Netflix, Amazon.com gyakusasula omusolo gwa 5% Withholding Tax okuva ku nsimbi zezikuŋŋaanya okuva mu Uganda.
Palamenti yali eyimirizza omusolo guno ngeyagala Gavumenti esooke ekole okunoonyereza ku ngeri omusolo guno gyegunakosaamu Bannayuganda wabula Pulezidenti bweyagaana okuliteekako omukono, Ababaka nebakiriza omusolo guno guteekebwewo.