Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 295 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Atemyetemye omwana wa muganda we namuteeka mu sseppiti amufumbe

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Ntungamo etandise okunoonyereza ku ttemu eryakoleddwa ku kyalo Kyanyanzira, mu Muluka gw’e…

Buli omu eyenyigira mukukola firimu yaffe weebale nnyo – Bobi Wine

Documentary Film ya #BobiWineThePeoplesPresident ewangudde engule ya Audience Choice Award mu Cinema Eye Honors 2024 mu New York.…

Nyabagole wa Rwenzururu akyalidde ku Basaakaate

Nyabaghole wa Rwenzururu (Omukyala w’Omusinga) Agnes Ithugu Asimawe naye olunaku olwaleero akyaliddeko Abasaakaate abali mukutendekebwa ku ssomero lya…

Ebyentambula ku luguudo lwa Northern Bypass bigenda kutaataganyizibwa – Poliisi

Poliisi y’ebidduka evuddeyo netegeeza nga bwewagenda okubeerawo okutaataganya mu ntambula y’ebidduka nga Uganda yeteekerateekera okukyaaza abakulembeze abagenda okwetaba…

Twandiremererwa okutandika okusoma okwobwereere – Minisita Muyingo

Minisitule y’Ebyenjigiriza n’ebyemizannyo evuddeyo netegeeza nti erina obweralikirivu nti yandiremererwa okuteekesa mu nkola ekiteeso ekyayisibwa olukiiko lwa Baminisita…

Minisitule y’ebyenjigiriza eyagala obwesedde 2 mu obuwumbi 100 okutegeka AFCON 2027

Minisitule y’Ebyenjigiriza n’emizannyo yetaaga obwesedde 2 mu obuwumbi 100 okusasulako ekitundu ku nsimbi Uganda zirina okusasula ekibiina ekitwala…

Gavumenti eyimirize okuzimba eddwaliro ly’e Lubowa – Hon. Dr. Ayume Charles

Dr. Ayume Charles Omubaka akiikirira Koboko Municipality asabye Gavumenti okuyimiriza okuzimba eddwaliro lya Lubowa Specialised Hospital erisuubirwa okumalawo…

Eyaloga Arua ali ku muti waggulu, buli Ambulance ebaweebwa bwebatagibba efuna akabenje

Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nategeeza Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobulamu nti Gavumenti ekyalemeddwa…

Burora atabukidde abaagala okugulira abaliko ba Ssaabaminisita emotoka ezakawumbi

RCC wa Lubaga Burora Herbert Anderson avuddeyo ku kyokuwa abaaliko abakulembeze emotoka okuli; Ruhankana Rugunda, Amama Mbabazi ne…