Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 268 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Eyaloga Arua ali ku muti waggulu, buli Ambulance ebaweebwa bwebatagibba efuna akabenje

January 12, 2024 · Mubiru Ali

Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero avuddeyo nategeeza Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byobulamu nti Gavumenti ekyalemeddwa okufuna ky’ekolera Eddwaliro lya Gavumenti erya Arua nti kuba buli motoka agafemulago eriweebwa bwetagwa ku kabenje bagibba. Aceng ategeezezza nti emboozi ya Arua yanaku kuba emotoka emu eyabaweebwa yabbibwa, endala eyali yakabaweebwa nefuna akabenje mu October. Ono agamba nti UNHCR Uganda yabawa emotoka endala nti wabula nayo nefuna akabenje mu January. Ono agamba nti betaaga okutuula boogere n’abakulembeze mu Arua.