Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 136 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Amasasi ganyoose nga Police etaasa ateeberezebwa okuba omubbi – Mubende

Amasasi ganyoose e Mubende nga police erwanagana n’abatuuze ababadde beesomye okutta ateeberezebwa okuba omubbi. Kino kiddiridde omuvubuka atannategeerekeka…

Police eyagala abakulembeze bawandiike abantu mu bitundu byabwe

Ekiggunda kyomwaka 2016 teri kwekwasa – Tuzibala

Kwasa Kwasa Kwasa Kwasaayo , Tega essanyu lyo e Kavumba mu Las Vegas w’e Yuganda ekitebe ky’essanyu .

Gavumenti evuddeyo ku bubenje

Ssaabaminisita Dr. Ruhakana Rugunda agumizza bannayuganda naddala abo abakozesa oluguudo oluva e Kampala okudda e Masaka nti ensonga…

General Kayihura talabiseeko mu kooti

Akulira ekitongole kya Police mu ggwanga General Kale Kayihura wamu n’abasajja be musanvu tebalabiseeko mu kooti ento e…

Obulwadde bw’olukusense bubaluseewo e Kamuli ne Kamwenge

Minisitule evunaanyizibwa ku by’obulamu erangiridde erangiridde nti wabaluseewo obulwadde bw’olukusense mu Disitulikiti y’e Kamuli ne Kamwenge. Mu kiwandiiko…

Ennaku esigadde 25 okutuuka ku Kiggunda Kyomwaka

Kati esigadde mbale era tuzibalira ku ngalo okutuuka ku Mukolo  gaggadde ogwakazibwako erya Ekiggunda ky’omwaka nga Simba eweza…

Agambibwa okukabasanya ba mulekwa 3 mukwate – Kamuli

Police  mu Disitulikiti y’ e Kamuli egombyemu obwala omusajja wa  myaka 35 agambibwa okukabasanya abaana basatu nga abasuubizza…

Omukazi myaka 40 agambibwa okutunuza omulenzi wa myaka 15 mu mbuga ya Sitani – Kalangala

Police e Kalangala ekutte era n’eggalira omukyala nakampaata amanyiddwa nga Natale Annet ow’emyaka 40 ng’emulanga kusendasenda mulenzi wa…