Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa? News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 168 listening Simba FM Live

Ennaku esigadde 25 okutuuka ku Kiggunda Kyomwaka

August 9, 2016 · Mubiru Ali

Kati esigadde mbale era tuzibalira ku ngalo okutuuka ku Mukolo  gaggadde ogwakazibwako erya Ekiggunda ky’omwaka nga Simba eweza emyaka 18 nga eyuuguumya amayengo ya Radio .

”Emyaka 18 egy’okuyiiya okutakalira ” 

Ekiggunda Kyomwaka kyakubaawo nga 04 – Mutunda 2016 e Kavumba Recreatin Center eyakazibwako era Las Vegas w’e Yugada ekiri mu Disitulikiti y’e Wakiso .