Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 164 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ebya Kato Lubwama tebinnaggwa, bibi

Kooti enkulu mu Kampala  emisana gya leero ekkirizza omulonzi mu Lubaga ey’amaserengeta Habib Buwembo okugenda mu maaso n’omusango…

2 bafiiridde mu kabenje 9 bapookya – Mityana

Abantu 2 bafiiridde mu kabenje ,9 balumiziddwa oluvannyuma lw’emmotoka okuva ku kkubo n’etomera abantu 2 nebafiirawo mbulaga ate…

Omulambo gwa Hon. Birekeraawo gwakuleetebwa mu Palamenti enkya -MP Namayanja

Omubaka mu Palamenti owa Bukoto ey’ebuvanjuba mu  Disitulikiti y’e Masaka, Florence Namayanja agamba nti ekibina ekya DP bamalirizza…

Abasomesa e Makerere basazizzaamu akeediimo kaabwe

Abasomesa mu ssettendekero wa Makerere Yunivasite basazizzaamu akeediimo kaabwe  kebaatandika gyebuvuddeko nga baagala basasulwe ensimbi zaabwe zebabanja .…

Bannayuganda bali mu kiyongobero kya Hon. Birekeraawo

Bannayuganda naddala ab’ekibiina kya Democratic Party bali mu kiyongobero olw’okufa kwa abadde Ssaabawandiisi w’ekibiina, Mathias Nsubuga Birekeraawo. Birekeraawo…

Museveni ayagala bannaddiini bamulwanyisizeeko obukenuzi

Pulezidenti Museveni awanjagidde bannaddiini okumukwasizaako mu kulwanyisa obukenuzi obukudde ejjembe mu ggwanga nga tebukkiriza na nkulaakulana kuyitawo. Obubaka…

Abajaasi 110 bannyuse amagye

Ababadde abajaasi ba UPDF 110 beebasiibuddwa okuva mu magye mu nkambi ya First Division esangibwa e Kakiri mu…

Okulonda kw’obukiiko bw’ebyalo kukyali – EC

Bannayuganda boolekedde okukanndaalirira ku kulonda obukiiko bwa LC1 ne LC2 okubadde kusuubirwa okubeerayo ku ntandikwa y’omwaka oguggya 2017.…

Ssengule avaawo ng’afuuse bijodolo

Kati emyaka 14 nga Engule etojjera ku mpewo za Luboggola Simba era bangi bafuuse abagagga, amamotoka bavuze ate…