Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 99 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Omulambo gwa Hon. Birekeraawo gwakuleetebwa mu Palamenti enkya -MP Namayanja

December 19, 2016 · Mubiru Ali

Omubaka mu Palamenti owa Bukoto ey’ebuvanjuba mu  Disitulikiti y’e Masaka, Florence Namayanja agamba nti ekibina ekya DP bamalirizza okwogereganya ne Sipiika wa Palamenti , Rebecca Alitwala Kadaga okulaba nga omulambo gwa Ssaabawandiisi w’ekibiina ekya DP ate nga yaliko omubaka mu Palamenti owa Bukoto ey’amaserengeta Mathias Nsubuga, guleetebwa mu Palamenti okukubwako eriiso evvannyuma.

Mu mboozi eyaakafubo gy’abaddemu ne Luboggola Simba, Namayanja agamba nti omulambo gwa Nsubuga gugenda kuleetebwa olunaku olw’enkya mu Palamenti ababaka bagwogereko n’oluvannyuma basabire omwoyo gw’omugenzi ku lwokusatu ku Lutikko e Lubaga . Byonna ebinaddirira tuli baakubikwongera .