Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 320 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Afumise mujjawe ekiso n’amuttirawo lwa Musajja – Namutumba

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze booku kyalo Lugaga ekiri mu muluka gw’e Mubango ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Namutumba oluvannyuma lw’omukyala…

Embalirira y’eggwaga eri mu buse 29 okuva ku 26 mu za Yuganda

Embalirira y’eggwaga ey’omwaka 2017/2018 enaawemmenta obuse obuwerera ddala 29 obwa ssiringi za Yuganda, esuubirwa okusomwa olwaleero olwo eve…

UNATU evumiridde eky’abasomesa okuganza abayizi

Ekibiina ekigatta abasomesa mu ggwanga ekya Uganda National Teachers’  Union (UNATU)  kivumiridde abasomesa abakkira abaana bebasomesa ate ne…

Ensobi z’abasawo abakebera omusaanyi zaanikiddwa

Omuwandiisi omukulu mu Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga z’ebyobulamu,  Dr.  Diana Atwine agamba nti obulagajjavu, obutafaayo awamu n’okupapirira byebiviirako…

Ebyettaka bikyalanda e Mubende, 300 bali mu bbanga

Gavumenti eyolekedde okufiirwa obuwumbi bw’ensimbi za Yuganda busatu mu kugula ettaka ery’empewo erivuddeko n’obutali butebenkevu e Mubende.  Omubaka…

Economy teyinza kuba mbi mpozzi ng’aboogera ekyo tebalina maaso galaba – Museveni

Pulezidenti Yoweri  Kaguta Museveni  ayogeddeko  eri eggwanga akawungeezi ka leero  ku ngeri eggwanga gyeriyimiriddemu nga asinziira ku Serena…

Pulezidenti ayogere ku kitta bantu mu ggwanga – Bannamasaka

Nga omukulembeze w’eggwanga ateekateeka okwogera eri eggwanga olwaleero,  Bannamasaka boogedde ku nsonga ez’enjawulo zebamusuubira okwogerako.  Okusinziira ku bakulembeze…

Eggwanga liri bulindaala ku kwogera kwa Pulezidenti

Mu ttuntu lya leero  eriyo okwogera okutongole okwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni eri eggwanga ng’agenda kusinziira mu Lukiiko…

Kaabuyonjo ebizaalidde Ssentebe w’ekyalo n’omuserikale wa UPDF – Lwengo

Ssentebe wa LC esooka wamu n’omujaasi wa UPDF bagombeddwamu obwala Police nga emberebezi evudde ku kugenda nga basaasaanya…