Breaking
News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 307 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Pulezidenti ayogere ku kitta bantu mu ggwanga – Bannamasaka

June 6, 2017 · Mubiru Ali

Nga omukulembeze w’eggwanga ateekateeka okwogera eri eggwanga olwaleero,  Bannamasaka boogedde ku nsonga ez’enjawulo zebamusuubira okwogerako. 

Okusinziira ku bakulembeze ab’enjawulo mu kibuga Masaka okuli ab’ebibiina ebyenjawulo , bagamba nti Pulezidenti Museveni yaadibadde ayogera ku miwendo gy’ebintu egyekanamye,  ebisale by’amasomero okubeera waggulu ddala,  ekitta bantu ekiri mu ggwanga n’ensimbi z’abakyala ezaabasuubizibwa.