Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 294 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Eggwanga liri bulindaala ku kwogera kwa Pulezidenti

June 6, 2017 · Mubiru Ali

Mu ttuntu lya leero  eriyo okwogera okutongole okwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni eri eggwanga ng’agenda kusinziira mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga. 

Pulezidenti asuubirwa okwogera ku byokwerinda,  Ebyenfuna nga bwebiyimiridde mu ggwanga , embeera z’abantu n’ebintu ebirala. Lindirira.