Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 59 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kaabuyonjo ebizaalidde Ssentebe w’ekyalo n’omuserikale wa UPDF – Lwengo

June 6, 2017 · Mubiru Ali

Ssentebe wa LC esooka wamu n’omujaasi wa UPDF bagombeddwamu obwala Police nga emberebezi evudde ku kugenda nga basaasaanya obubi mu bantu .

Kino kikakasiddwa oluvannyuma lw’okusanga bano bombiriri nga tebalina kaabuyonjo mu maka gaabwe mu kikwekweto ekikoleddwa ab’obuyinza mu Ggombolola y’e Lwengo okufaakuuza abo bonna abatalina kaabuyonjo era wano webagwiridde ku Ssentebe w’ekyalo Nsambya, Elidadi Ssabbiiti nga empitambi ebunye mu makaage. ย