Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 293 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ensobi z’abasawo abakebera omusaanyi zaanikiddwa

June 7, 2017 · Mubiru Ali

Omuwandiisi omukulu mu Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga z’ebyobulamu,  Dr.  Diana Atwine agamba nti obulagajjavu, obutafaayo awamu n’okupapirira byebiviirako abamu ku basawo naddala abakolera mu Labalatole gyebakeberera omusaanyi n’ebintu ebirala okumanya endwadde okuwa abalwadde amawulire amakyamu nebatuuka n’okuweebwa eddagala eritabakola bulungi. 

Dr. Atwine asinzidde ku Mukolo ogubadde gutegekeddwa ogw’ebikujjuko eby’abasawo abakola omulimu gw’okukebera endwadde ezitali zimu nga beeyambisa ebintu ebitali bimu mu zi Labalatole.

Akisimbyeko amannyo nti kyetaagisa bano okweteekateeka obulungi bwebaba bakola omulimu guno basobole okugutuukiriza obulungi.