Bannayuganda bazinzeeko Dubai Mall nebayimba ekitiibwa kya Buganda
Bannayuganda aka Bannakkoodikoodi bazinzeeko ekizimbe kya ssemaduuka asinga bunene mu Dubai ekya Dubai Mall ne beewuunya engeri gyekyazimbibwamu…
Bannayuganda aka Bannakkoodikoodi bazinzeeko ekizimbe kya ssemaduuka asinga bunene mu Dubai ekya Dubai Mall ne beewuunya engeri gyekyazimbibwamu…
RDC w'ekibuga ky' Entebbe, Naalongo Rosemary Kirabira atenderezza Radio Simba olw'obuyiiya obutakoma obugifudde Radio eyigirwako endala. Naalongo Kirabira…
Gabadde masanyu meereere na kusagambiza nga Bannayuganda Abawuliriza ba Simba aka Bannakkoodikkoodi beesogga ekibuga Dubai. Banyumiddwa nnyo Ennyonyi…
Akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti, Winnifred Kiiza awagira eky'abasawo okwediima nga agamba nti kikyamu nnyo Gavumenti okukaka…
Police mu Disitulikiti y'e Arua egombyemu obwala abantu bana abateeberezebwa okubba emmotoka nga baziyisa ku nsalo ya Yuganda…
Kkooti enkulu mu Kampala etandise okwongezaayo emisango gya nnaggomola olw'akeediimo k'abawaabi ba Gavumenti akakyatojjera nga kati akayingidde omwenzi.…
Pulezidenti w'eggwanga lya Sudan Omar – Al Bashir kkooti y'ensi yonna gweyeetaaga avunaanibwe emisango egy'obutemu atuuse mu Yuganda ku…
Omukubiriza w'olukiiko olukulu olw'eggwanga , Rt. Hon. Rebecca Alitwala Kadaga atongozza SACCO y'abakozi ba Luboggola Simba wakati mu…
Minisita owa guno naguli Hajji Abdul Nadduli asimattuse okugajambulwa abakulembeze b'ekibiina kya NRM abaayitiddwa okuva mu Disitulikiti y'e Mukono yonna oluvannyuma…