Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 274 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Bannayuganda bazinzeeko Dubai Mall nebayimba ekitiibwa kya Buganda

November 19, 2017 · Mubiru Ali

Bannayuganda aka Bannakkoodikoodi bazinzeeko ekizimbe kya ssemaduuka asinga bunene mu Dubai ekya Dubai Mall ne beewuunya engeri gyekyazimbibwamu n'omutindo kwekiri era wan webasinzidde okuyimba ekitiibwa kya Buganda n'oluyimba lw'eggwanga nga balowooza nti oba oli awo luliba olwo Yuganda n'etuuka ku mutendera guno. 

Bongedde okusamaalirira bwebalabye ekitundu ekyazimbibwa omuli amazzi nga ebyennyanja ebyabuli kikula byebonga okuva muno okudda muli nga birina engeri gyebisanyusaamu abalambuzi ssaako n'amataala agabadde gabikubamu nga gakyusa langi wamma ggwe ekibadde awo nga kinyeenya magi