Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 267 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Kooti enkulu etandise okwongezaayo emisango gya nnaggomola

November 13, 2017 · Mubiru Ali

Kkooti enkulu mu Kampala etandise okwongezaayo emisango gya nnaggomola olw'akeediimo k'abawaabi ba Gavumenti akakyatojjera nga kati akayingidde omwenzi.

Okusinziira ku amyuka Registrar wa kkooti eno avunaanyizibwa ku misango gya nnaggomola, Emmanuel Baguma ategeezezza nti kkooti eggyakuba etegeeza abakulira amakomera ddi lwebanaaleeta abavunaanibwa mu kkooti olw'okuba mu kiseera kino tebasobola kuwulira misango gino.

Kino wekibeereddewo nga waliwo abantu 20 abavunaanibwa emisango gy'okulya mu nsi olukwe ababadde baleeteddwa mu kkooti leero naye emisango gyabwe negitasobola kuwulirwa era nebazzibwayo ku alimanda e Luzira .