Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 273 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Bannakkoodikoodi beesozze ekibuga Dubai mu masanyu

November 17, 2017 · Mubiru Ali

Gabadde masanyu meereere na kusagambiza nga Bannayuganda Abawuliriza ba Simba aka Bannakkoodikkoodi beesogga ekibuga Dubai. 

Banyumiddwa nnyo Ennyonyi ya Ethiopian Air Lines eyasookodde ku kisaawe ky'ennyonyi  e Bole Addis Ababa mu Ethiopia era nga wano baayaniriziddwa Minisita avunaanyizibwa ku by'obulambuzi, Hon. Godfrey Kiwanda Ssuubi,  ate oluvannyuma neboolekera Ennyonyi lugogoma okuva mu Addis Ababa okutuuka mu kibuga Dubai era bwabadde busaasaana ku ssaawa nga mwenda,  n'ebayingira Dubai wakati mu kwakaayakana kw'ekibuga kino. 

Obulamu obwo obulamu obwo