Police egombyemu obwala 6 ababba emmotoka

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Police mu Disitulikiti y'e Arua egombyemu obwala abantu bana abateeberezebwa okubba emmotoka nga baziyisa ku nsalo ya Yuganda okuzoolekeza Democratic Republic of Congo.

Omwogezi w'ekitongole kya Police mu ggwanga , Asan Kasingye annyonnyodde nti ekikwekweto kyakugenda mu maaso olw'ensonga nti obunyazi bw'emmotoka nga baziggya e Yuganda okuzitwala mu DRC  bweyongedde nnyo .

 

 

 

Share.

Leave A Reply