Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 108 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Sssaabaminisita wa Ethiopia alekulidde

Sssaabaminisita w'eggwanga lya Ethiopia Hailemarian Desalegn alekulidde ekifo kino.  Okulekulira kwe kugendereddwamu kikomya butabanguko mu ggwanga lino erya…

Bawakanyizza ekiraamo ky’omugenzi enjuki nezibaluma – Buwama

Wabaddewo katemba atali musasulire mu kuziika oluvannyuma lw'abooluganda lw'omugenzi okuwakanya ekiraamo kye enjuki nezibazinda nezibaluma okuboogoloza. Bino bibadde…

Zuma atadde entebe y’obwa Pulezidenti wa S. Africa

Pulezidenti wa South Africa Jacob Zuma aggye enta mu bukulembeze bw'eggwanga lino.  Zuma ow'emyaka 75 akulembedde eggwanga lya…

Bakaleke is not arrested – Kayima

Police has dismissed reports on Social Media that the Kampala South Regional Police Commander Siraji Bakaleke has been…

Kirumira atabukidde mu kkooti ya Police, addiziddwayo e Nalufenya

Eyali omuduumizi wa Police mu Disitulikiti y'e Buyende Muhammad Kirumira azziddwa mu kkomera e Nalufenya oluvannyuma lwa kkooti…

Asse mukyale we lwa 14000 – Mpigi

Police e Mpigi egombyemu obwala omusajja wa myaka asatu mu munaana (38) nga ono agambibwa okukkira mukazi we…

Jinja awuuma lwakujjuza kifo kya Jinja East mu Palamenti

Okuwandiisa abantu abagenda okuvuganya ku kujjuza ekifo ky'omubaka mu Palamenti owa Jinja ey'obuvanjuba kutandise olwaleero . Kinajjukirwa nti…

Kitatta asindikiddwa Luzira

Omuyima w'ekibiina ki Bodaboda 2010, Hajji Abdallah Kitatta ne banne 12 bwebavunaanibwa balabiseeko mu kkooti y'amagye e Makindye…

Namuttikwa w’enkuba alese ennyumba y’abaserikale ku ttaka – Bukomansimbi

Namuttikwa w'enkuba afudembye e Bukomansimbi akawungeezi aka leero alindiggudde ku ddimwa ennyumba y'abaserikale ba Police. Ennyumba eno ebadde…