Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 556 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Bawakanyizza ekiraamo ky’omugenzi enjuki nezibaluma – Buwama

February 15, 2018 · Mubiru Ali

Wabaddewo katemba atali musasulire mu kuziika oluvannyuma lw'abooluganda lw'omugenzi okuwakanya ekiraamo kye enjuki nezibazinda nezibaluma okuboogoloza.

Bino bibadde mu kuziika Ssaalongo Johnson Mutumba abadde ow'emyaka 84 ku kyalo Weere ekisangibwa mu ggombolola y'e Buwama mu Disitulikiti y'e Mpigi .