Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 601 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Asse mukyale we lwa 14000 – Mpigi

February 13, 2018 · Mubiru Ali

Police e Mpigi egombyemu obwala omusajja wa myaka asatu mu munaana (38) nga ono agambibwa okukkira mukazi we n'amukuba emigoba  nte egimuserengesezza ekalannamo mu kiro ekikeesezza leero nga entabwe eva ku nsimbi omutwalo gumu mu enkumi nnya.

Ssaalongo Lubowa Moses y'akkidde mukayala we Zamukunda Betty myaka 27 n'amukuba n'amutta oluvannyuma lw'okumusaba 14000 zeyeewoze mu kibiina zijjanjabe omwana waabwe n'aziremera. 

Omusasi waffe Aloysious Ssengendo eruuyi eyo ategeezezza Luboggola nti ekikangabwa kino kigudde mu ggombolola y'e Buwama mu Disitulikiti y'e Mpigi