Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 548 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Jinja awuuma lwakujjuza kifo kya Jinja East mu Palamenti

February 13, 2018 · Mubiru Ali

Okuwandiisa abantu abagenda okuvuganya ku kujjuza ekifo ky'omubaka mu Palamenti owa Jinja ey'obuvanjuba kutandise olwaleero .

Kinajjukirwa nti ekifo kino kyasigala kikalu oluvannyuma lwa kkooti ejulirwamu okugoba Nathan Igeme Nabeeta owa NRM mu kifo kino nga kalumanywera yava ku Munnakibiina kya FDC Paul Mwiru oluvannyuma lw'okwekubira enduulu nga awakanya ebyava mu kulonda.

Omusasi waffe Solomon Baleke atuwadde embeera eri mu kibuga Jinja n'atutegeeza nti owa FDC Paul Mwiru olumalirizza okwewandiisa n'atalaaga ekibuga Jinja ne namungi w'abawagizi be nga bayisa ebivvulu so nga ate bo abawagizi ba Nabeeta owa NRM bagumbye mu kibuga ky'e Masese awagenda okubeera olukungaana gaggadde.