Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 577 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Zuma atadde entebe y’obwa Pulezidenti wa S. Africa

February 15, 2018 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa South Africa Jacob Zuma aggye enta mu bukulembeze bw'eggwanga lino. 

Zuma ow'emyaka 75 akulembedde eggwanga lya South Africa okuva mu 2009 era ekisanja kye kibadde kiggwako mwaka gujja  – 2019 . 

Okulekulira kwe kiddiridde okusalawo kw'ekibiina mw'ava ekya ANC okumuggya mu yafeesi era ategeeza nti teyakkiriziganyizza na bukulembeze bwa Kibiina kumuggyako ate nga abadde memba ow'empisa .