Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 577 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Namuttikwa w’enkuba alese ennyumba y’abaserikale ku ttaka – Bukomansimbi

February 12, 2018 · Mubiru Ali

Namuttikwa w'enkuba afudembye e Bukomansimbi akawungeezi aka leero alindiggudde ku ddimwa ennyumba y'abaserikale ba Police.

Ennyumba eno ebadde ku kitebe ky'eggombolola ebadde esulwamu abaserikale abawerera ddala mwenda .

Omwogezi wa Police mu bukiika ddyo bwa Yuganda Lameck Kigozi akakasizza bino era n'ategeeza nti abaserikale banoonya waakusula Wabula n'asaba abantu bayambeko abaserikake bafune aw'okwegeka oluba.