Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 100 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi e Mukono ekutte omusajja lwakulumya Mukyala we

Ephraim Luyira 36, akwatiddwa poliisi ye Mukono lwakuyiira mukazi we Betty Nyamiradayizima amazzi agookya namwokya omubiri gwonna oluvannyuma…

Poliisi ekoze enkyukyuka mu nfaanana ya Certificate of Good Conduct okukendeeza ku biccupuli

Omwogezi wa Poliisi SP. Vincent Ssekate agamba nti Poliisi ekoze enkyuukakyuka mu bbaluwa yayo eya Interpol okusobola okumalawo…

Ssaabasajja aguddewo emipiira gy’amasaza

Olwaleero Ssaabasajja asiimye naggulawo emipiira gy’amasaza ga Buganda ng’omukolo gubadde Kabulasoke mu Gomba. Ab’ebitiibwa bangi ababaddeyo nga babugiriza…

Pulezident Mnangagwa asimattuse okuttibwa

Agava mu Harare Zimbabwe galaga nga Pulezident Mnangagwa Emmerson bwasimattuse okuttibwa mu bulumbaganyi bwa bbomu mu kibuga Bulawayo.…

Chagga ateereddwa okuva mukomera

Goeffrey Kyagambiddwa AKA Chagga amaze nateebwa okuva mu kkomera oluvannyuma lw’okutuuka kunzikiriziganya neyali amusibye nasasulako obukadde 5 ku…

Omukazi akwatiddwa n’ebiragalalagala ku kisaawe

Poliisi ku kisaawe Entebe ekutte  omukyala Rodriguez Fagundez Albelys Doralys 24 munnansi wa Venezuela n’ebiragalalagala ku kisaawe nga…

Oryema omuyimbi Munnayuganda abadde abeera e France afudde

Omuyimbi omwatikirivu mu Nsi yonna nga Munnayuganda Goeffrey Oryema afiiridde ku myaka 65. Ono yafuuka omuyimbi ow’erinnya oluvannyuma…

Bamukutte lwakutunda ttaka litali lirye

Poliisi ye Bweyogerere ekutte omusajja agabibwa okutunda ettaka lya Acre 1 kubakadde 80 nga sirirye. Amos Kinene 62…

Poliisi ekutte omusajja abadde ateega abakazi

Poliisi ye Sseeta ekutte omusajja agambibwa okuteega abakazi wamu n’okusuula ebibaluwa bikiro kitwala omunaku. Mathias Kasemera 30, omutuuze…