Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 195 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Poliisi ekutte omusajja abadde ateega abakazi

June 22, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi ye Sseeta ekutte omusajja agambibwa okuteega abakazi wamu n’okusuula ebibaluwa bikiro kitwala omunaku.

Mathias Kasemera 30, omutuuze w’e Lumuli Sseeta mu Division ye Goma mu district y’e Mukono kigambibwa nti y’omu ku babadde basuza abatuuze nga tebebase.

Kasemera kigambibwa nga 7 June 2018 yasuula ebibaluwa bikiro kitwala omunaku nga atiisa abatuuze nga bwebagenda okubalumba babatuuseeko obulabe singa tebaweereza bukadde bubiri buli nju.

Ono yaguddwako omusango ku Poliisi ye Sseeta era alindiridde kutwalibwa mu kkooti.