Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 77 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omuliro gukutte ebibanda byembaawo

Abasuubuzi b’embaawo abakolera mu ndeeba basigadde mu maziga olw’ebibanda byabwe eby’embaawo okusaanawo mu muliro  

Uganda Kobs ekubye Southern Sudan

Omupiira wakati wa Kobs ne Sudan guwedde mu ku kisaawe kya Star times Stadium e Lugogo. Zino mpaka…

Trailer y’amafuta bagikutte ettisse enjaga e Malaba

Ekitongole ekisolooza omusolo mu ggwanga ekya URA nga kiyita mukitongole kyakyo ekirwanyisa okukusa ebintu okubiyingiza wamu n’okubifulumya eggwanga…

Aba B2C bavudde mu andy events

Abayimbi mu kibiina kya B2C bano nga babadde bayambibwako Andy Events bavuddeyo nebafulumya ekiwandiiko nga kyoleka nga bwebavudde…

Amasabo getaaga kwokya – Mutabazi

Ssentebe wa Disitulikiti y’e Lwengo, Godfrey Mutabaazi alagidde abatuuze basaanyewo amasabo agajjudde mu Lwengo agagambibwa nti ge gaviirideko…

Katikkiro akungubagidde abayizi abafiiridde mu muliro

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ku lw’Obwakaba bwa Buganda yavuddeyo navumirira ekikolwa ekyettima ekyokwookya ekisulo ky’abayizi ba…

Tukooye alipoota ezitafuluma – Awol

Akulira oludda oluvuganya Gavumenti Betty Awol Achan yavuddeyo n’awakanya ekya Speaker Rebecca Alitwala Kadaga okubagaana okukubaganya ebirowoozo ku…

Tulinde okunoonyereza kuggwe – Speaker

Sipiika wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga yagaanye Ababaka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga okuteesa ku muliro ogwayokyeza essomero lya…

Ebisigalira by’abaana byakubaweebwa oluvannyuma – Kayima

Omwogezi wa Poliisi Emilian Kayima yavuddeyo nategeeza nga okuziika abayizi ba St Bernard SSS Mannya abafiiridde mu muliro…