Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Katikkiro akungubagidde abayizi abafiiridde mu muliro
November 14, 2018 · Mubiru Ali
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ku lw’Obwakaba bwa Buganda yavuddeyo navumirira ekikolwa ekyettima ekyokwookya ekisulo ky’abayizi ba St Bernard SS Mannya mu Distulikiti y’e Rakai omwafiiridde abayizi kkumi abasiniya ey’okusattu. Yatuusiza okusaasira kwe eri abazadde, abasomesa wamu n’abasomesa ababadde balabirira abaana bano.