Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Tukooye alipoota ezitafuluma – Awol
November 14, 2018 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluvuganya Gavumenti Betty Awol Achan yavuddeyo n’awakanya ekya Speaker Rebecca Alitwala Kadaga okubagaana okukubaganya ebirowoozo ku muliro ogwakutte essomero lya St. Bernard kuba alipoota z’okunoonyereza nnyingi ezikoleddwa naye nga ebyazirimu teri abimanyi era nga tezirina kyeziyambye.