Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
Trailer y’amafuta bagikutte ettisse enjaga e Malaba
November 14, 2018 · Mubiru Ali
Ekitongole ekisolooza omusolo mu ggwanga ekya URA nga kiyita mukitongole kyakyo ekirwanyisa okukusa ebintu okubiyingiza wamu n’okubifulumya eggwanga kikutte trailer y’amafuta nnamba KCJ 611D/ZD1172 nga ettisse ekkutira 4 ez’enjaga ebalirirwamu obukadde 104.