Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Ebisigalira by’abaana byakubaweebwa oluvannyuma – Kayima
November 14, 2018 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Poliisi Emilian Kayima yavuddeyo nategeeza nga okuziika abayizi ba St Bernard SSS Mannya abafiiridde mu muliro ogwakwata ekisulo bwekwesigamye ku binaava ku ndaga butonde oba DNA.
Yagambye nti Postmortem ezaakoleddwa ku mirambo wamu n’omusaayi ogwagiddwa ku bazadde byawerezeddwa mu Gavumenti analytical Laboratory okwekebejjebwa okusobola okwawula emirambo gino n’oluvannyuma gyakuweebwa ab’enganda bagiziike.