Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Aba B2C bavudde mu andy events
November 14, 2018 · Mubiru Ali
Abayimbi mu kibiina kya B2C bano nga babadde bayambibwako Andy Events bavuddeyo nebafulumya ekiwandiiko nga kyoleka nga bwebavudde mu Andy Events. Bano bavuddeyo nebebaza Mugerwa Andrew okubakwatako nabatuusa webatuuse wabula mbu olw’emirimu emingi gyalina abadde takyasobola kukikwasaganya.