97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Agambibwa okukukusa Bannayuganda okubatwala e Thailand akwatiddwa

Sabuka Mukisa aka Hilda Powerz nga musuubuzi mu Kampala asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road olwaleero nasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira kubigambibwa nti abadde akukusa Bannayuganda okubatwala e Thailand okwenyigira mu kuwola ensimbi ku mutimbagano okutali mu mateeka.
Bya Christina Nabatanzi

Leave a Reply