Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,044 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Don Nasser aziddwayo e Luzira

November 7, 2024 · Mubiru Ali
Omuvubuka omwegyaasi w’omu Kampala amanyiddwa ennyo nga Don Nasser akomezeddwawo mu Kkooti enkya yaleero era oludda oluwaabi nerutegeeza nga bwerumaze okukola okunoonyereza ku musango gwokukusa abantu. Oludda oluwaabi lusabye ono asindikibwe mu Kkooti Enkulu atandike okuvunaanibwa nga 25-November terunayita.
Ono aziddwayo ku alimanda ate ye munne nayimbulwa oluvannyuma lwokukirizibwa okweyimirirwa Kkooti ya International Crimes Division.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe